Ekyangu – Empapula z'abiyizi

Ekyangu – Empapula z'abiyizi

Empampula zino zijjudde obulimu bwa buli ssomo lya VBS mu maaso n'emabega waazo. Ekyangu (ab'emyaka 4-6).

Ku ludda lumu olw’olupapula kuliko akakunizo k’okuzuula ebigambo, akazannyo k’okuzannya ne mukwano gwo, oba eky’okusiiga omuli ebintu ebikwekeddwa (okusinziira ku myaka gy’abayizi). Ku ludda olwokubiri kuliko kye tuyita “maze”, eby’okusiiga nga kw’otadde n’ekikomo byonna wamu! Bwe mumaliriza obulimu buno, olupapula luzinge olusibe ku mukono gw’omwana ng’ekikomo omwana ky’anatwala awaka okumujjukiza olunyiriri.