Abaana Kikulu Ebitukwatako Tuwuliziganye Ssande Sikuuru Enteekateeka za VBS myCMU: Training
Enfuufu yali enkuba mu kyenyi nga bwe tuvuga ku kkubo lye nnali mmanyidde nga tugenda eri ebyaalo bye twali twakolamu obuminsani emyaka egyayita mu Sonora. El Diamante, Caborca, San Felipe, El Ultimo Esfuerzo... olukalala lw’ebyaalo bye twali tukozeemu lwali luwanvu. Nalina essanyu lingi okubuuza ku bantu n’okuddamu okubatunulako mu byenyi. Kiki ekyali kiyinza okuba nga kikyuse?