Ssande Sikuuru

Ow'oluganda, abaana ba muwendo eri Katonda naffe, era mulimu gwaffe okukuyamba okubatuukako ku lwa Kristu. Enkola yaffe kutondawo ebikozesebwa mu Ssande Sikuuru n'Okusoma Baibuli mu Luwummula (VBS) EBIPYA buli mwaka nga kw'otadde n'okubivvuunula mu nnimi ez'enjawulo kisoboze abaana bonna okuwulira enjiri.

Logo Champions Sunday School English
CID: Christian Investigation Department

Tuli basanyufu nnyo wano ku “Abaana Kikulu” okukuwa omwaka omulamba omulala ogw’amasomo ga Ssande Sikuuru oba okutendekebwa mu Baibuli okwa buli wiiki kw’osobola okuwa abaana mu kkanisa yo oba mu kitundu kyo.