Okulabikirwa ku busumba bw'abaana

Okulabikirwa ku busumba bw'abaana

$ 0.00 (MXN)

Lunaku lumu nze ne baze Dwight nga tuli kulugendo lwe mmotoka oluwanvu, Mukama Katonda yatuwa okubikkulirwa ku bukulu bw’obusumba bw’abaana abato. Twali tukubaganya ebirowoozo ku ntegeka z’obusumba nga bwe tusaba fembi, Katonda n’alyoka ampa okulabikirwa.