Tulina erinya pya!

Tulina erinya pya!

Mu mawanga mangyi agasuka ku kitundu nsanvu mu taano eri mu abaana ba Pastors mu bika bya Church eby’enjawulo bakoma bulikimu! Twewale ensobi y’okulabirira abaana mu kanisa, tuyigirize abo mumaso. Abaana ba basumba bye’bazira abadaala, mu kutuka abaana munsi kusonga ya yesu christo.Tutegera bwekieulikika okubeera n’essawa ntono Okukola plan za  lessoni,Okufuna emizannyo, Okusomesa abasomesa batono,Okufuna obuyambi, Okukakanya abazadde abakambwe, Okutegeza kabona kubuli kimu, Okwe’kuuma nga tuli bayigirize!Tulina e’tegeka eyo kuwa no’kukuza abaana ba basumba na’bakulu nga basa era nokufuka abakulembezi mu kanisa abamanyi.

Erinya lyaffe “Abaana bamuwendo ” lya’teekebwawo lwa baana. Basigala nga e’songa eyo kuwereza eri Yesu Christo, naye twadiyagadde oku’kyusa ebituvuga era tubi fuuse ekya’baana  ba basumba na bakulu . Era tusanyuse okulagirira nti erinya lyaffe empya “Somesa era okuze” lya  tuyamba  okusomesa no’kuza abakulu abali mu bya ministry okwetoolola ensi.

Waki tu’kyusa erinya lyaffe?
#ByaSarah

Juzi twa’funa obubaka buno okuva Sarah mu Guangzhou,mu China

...

 

Tukwanirizza!

Ow'oluganda omwagalwa, abaana ba muwendo eri Katonda naffe, era mulimu gwaffe okukuyamba okubatuukako kulwa Kristu. Enkola yaffe kutondawo ebikozesebwa mu Ssande Sikuuru na Okusoma Baibuli mu Luwummula (VBS) EBIPYA buli mwaka nga kw'otadde n'okubivvuunula mu nnimi ez'enjawulo kisoboze abaana bonna okuwulira enjiri.

Obusumba bw'abaana bwe businga okubuusibwa amaaso, tebuwebwa ssente zimala era bwe businga okufulumibwamu abagoberezi mu busumba bw'ekikulisitaayo. Naye ate obukadde n'obukadde bw'abaana betaaga okuwulira ebifa ku Yesu!

Kyetuva tuwaayo obudde bwaffe okufulumya ebikozesebwa ebipya, ebijjuvu era eby'amakulu mu masomo ga Ssande Sikuuru n'Okusoma Baibuli mu Luwummula, eby'obutendesi n'ebilala eby'obusumba bw'abaana.

 

Akabonero AkakuluBino byonna tubikola kuba tukkiriza nti

Abaana Kikulu.

 

Ebikozesebwa byaffe bya bwereere okufuna, okukuba ku mpapula, okukozesa, n'okusaasaanya eri amakanisa n'obusumba bwonna nga tewetisse buvunaanyizibwa.

Tusangibwa ssaawa 1 wabweru wa Mexico City, Mexico.
01-592-924-9041 (Eyanukulwa mu Spanish, naye saba okwogera ne Kristina Krauss, ogumikiirizeko katono tujja kwogera nawe mu luzungu.)
info@childrenareimportant.com